Skip to content Skip to footer

Paapa Francis afunye ebbaluwa emuyita

pope laughinh

Paapa Francis akkirizza okufuna ebbaluwa emusaba okukyalako mu Uganda mu mwaka ogujja

Okusinziira ku kibiina ekigatta abakatolika, papa yamaze okuwandiikira pulezidenti Museveni ng’akakasa nti afunye ebbaluwa

Paapa singa akkiriza ajja kuba akyaala mu Uganda okweaba ku mikolo gy’abajulizi e Namugongo omwaka ogujja

Pope Francis yali asuubirwa mwaka guno kyokka n ga tekyasoboka

Leave a comment

0.0/5