Skip to content Skip to footer

Palament etabukidde pulezident ku baluwa eyamuwandikiddwa.

Bya Samuel ssebuliba.

Parliament ewadde omukulembezze we gwanga ebanga lya nanku biri zokka  nga ayanukudde ku baluuwa sipiika wa palamenti gyeyamuwandiikira ku nsonga zokukubwa kwababa ba palament mu Arua.

Olunaku olw’eggulo omukubirizza w’olukiiko lw’egwanga Rebecca Kadaga yawandikidde omukulembezze wegwanga nga ayagala amutegeeza abakuuma ddembe bonna abaatulugunya ababaka ne banamawuliire.

Ab’oludda oluvuganya gavumenti  nga bakulembedwamu Nampala waabwe Ibrahim Semujju Nganda ategezezza nga bwekitali kyabuntu palamenti okutuula nga obulamu bwabwe buli matigga.

Kati wano amyuka omukubirizza w’olukiiko lw’egwanga Jacob Oulanyah naye wasinzidde nakirizza olukiiko lwabukeokutuusa sabiiti egya  nga president amaze okwanukula.

Leave a comment

0.0/5