Skip to content Skip to footer

Parambot eggaddwa

Parambot

Ekitongole ekiwooza olwaleero kigadde kkampuni ensogozi y’omwenge eya Parambot Breweries.

KKampuni esangibwa Kitetikka ku lwe Gayaza

Bano bagamba nti kkampuni eno egibanjibwa emisolo egisoba mu buwumbi 2 era nga baludde nga bababanja naye nga tebekyuusa.

Allan Ssempebwa nga ono yakulembeddemu ekikwekweto kino, atubuulide nti bano bamaze ebbanga nga tebeefirayo kyebavude babaggala.

Leave a comment

0.0/5