Skip to content Skip to footer

Poliisi erabudde abe Kayunga ku kwekalakaasa

Buganda riots 3

Poliisi mu disitulikiti y’e kayunga egaanye okusaba kw’abamusaayi muto b’ekibiina kya Dp, nga bano baabade bategesse  okukungubaga nga bajjukira nga bwejiweze emyaka 5 bukyanga Ssabasajja agaanibwa okugenda mu ssaza lye elye Bugerere.

Abavubuka bano nga bakulembeddwamu  Anthony Wandimba baabadde baagumbye dda e Kayunga okwetegekera okukungubaga olunaku lw’enkya.

Wabula aduumira poliisi ye Kayunga  James Kicohoncho  agamba olukungaana luno lumenya mateeka ssaako n’ekifo kyebaalonze tebayinza kukibbakirizaamu.

Leave a comment

0.0/5