Skip to content Skip to footer

Polisi enunudde ababade bawagamidde mu nyanja.

Bya Samuel Ssebuliba

Police eriko abantu 18 beetssizza nga bano babade bawagamidde ku bizinga wakati wa kayunga ne Nakasongola egulo.

Ayogerera police mu Uganda Emilian Kayima,  agamba nti elyato okwabadde abantu ly’atwaliddwa amazzi agabooze olw’enkuba kumugga Sezibwa,okukakana nga basabye obuyambi.

Ono agamba nti mungeri yeemu waliwo namaka amalala agabadde gatubidde ku buzinga busatu, nabo police nebajjayo.

 

Leave a comment

0.0/5