Skip to content Skip to footer

Presisenti Museveni asiinkanye Omulangira Wiliam

Bya Benjamin Jumbe

Omukulembeze we gwanga Yoweri Kaguta Museveni has met asisinkanye omulangira wa Bungereza Prince William.

Okusinziira ku muwandiisi womukulembeze we gwanga ku byamawulire Linda Nabusayi, ebisimbiddwako amannyo mu nsisinkano eno kubaddeko, engeri yokukumamu obutonde bwensi, enkulakulana negri yokuyambamu abavubuka.

President Museveni ngali mu gwanga lya Bungereza gyeyagenze okwetaba mu lukungaana lwa CHOGM olwa 25th  yawerekeddwako muwala we Patience Rwabwogo Museveni.

Olukungaana luno lugenda kujibwako akakuwwo olwaleero mu lubiri lwe Buckingham.

Olukungaana lwa Commonwealth Heads of Government Meeting lutuula buli luvanyuma, lwa myaka ebiri nga luno lugenda kukulungula ensingu bbiri.

 

Leave a comment

0.0/5