Skip to content Skip to footer

Pulezident ayagala abakulemebeze bakuume obuwangwa.

Bya Ben Jumbe.

Abazadde n’abakulembeze ab’enono basabiddwa okufaayo okuzimba egwanga eritambulira ku nono kko n’ebyobuwangwa ebinywevu.

Kuno okusaba kukoleddwa omukulemebeze we gwanga Kaguta Museveni bwabadde yetabye ku mukolo ogw’okukuza eby’obuwangwa bya Teso ogw’omulundi ogw’okutaano ogwabadde e Kumi.

Olunaku luno lugatta aba-Teso okuva mu bitundu nga Teso mwenyini, Karamoja, naba Turkana okuva mu Kenya.

Wabula ono agambye nti kano kekadde abakulembeze ab’enono okutuula babeeko eby’obuwangwa ebitagasa byebasuula, wabula ebyobugaso babisigaze

Leave a comment

0.0/5