Skip to content Skip to footer

RDC agadde Beach e Jinja.

Bya Abubaker Kirunda.

jinja omubaka wa president mu district eno Eric Sakwa agadde Beach emanyiddwa nga A-One beach e Masese, nga bano abalanga butaba n’abukuumi bumala.

Ono okutaama kidiridde police okuzuula omulambo gw’omuwala ow’emyaka 23 nga guvundira ku Beach eno.

Omuwala eyattibwa ye Gladys Nekesa nga ono yattibwa nga December 27.

Kati RDC Sakwa ategeezeza nga ekifo kino bwekigenda okusigala nga kiggale okutuusa nga banyonyodde enfa y’omuwala ono.

Leave a comment

0.0/5