Skip to content Skip to footer

Rebecca Kadaga atabuuse

File Photo: Kadaga mu palamenti
File Photo: Kadaga mu palamenti

Sipika wa palamenti Rebecca Kadaga awezze okugenda mumbuga z’amateeka awawabire olupapaula lwamawulire olwamutemeredde egambo nti yazirika, era nga mukaseera kano ali mudwaliro tamanyi biri kunsi.
Nga ayogerako ne banamawulire, Kadaga agambye nti ebyogerwa bigambo okutaki mutwe na magulu, wabula nga ekibade kimubuziza kiva kukuba nti yanuuka mukugulu, era nga abade akolera mumakaage
Ono agambye nti kino ekyakoledwa kwabade kumulumba nga omuntu, era nga wakugenda mu mubuga z’amateeka obukakafu bulagibwe.

Leave a comment

0.0/5