
Ekibiina kya Democratic party kitonzeewo akabinja kabakubi b’embooko okwategekera okulonda kwa 2016, nga kino kidiridde munamagye Maj Kakooza Mutale naye okutondawo ekibinja kyabakubi b’embooko okukuwutula bonna abagenda okulemesa omukulembeze we gwanga okuwagula okulonda mu 2016
Kano akabinja kebatuumye TJ Solida group ,kagenda kubeera nomulamwa gumu gwakukuuma bigendererwa bya kabondo ka Platform for Truth and Justice .
Wabula yye omwogezi wa police mu uganda Fred Enanga atugembye nti Lukwago byakola bimenya mateeka.