Skip to content Skip to footer

Sentebe wa FDC Sam Njuba afudde

Njuba

 

Ssentebe wekibiina kya FDC Sam Kalega Njuba afudde.

Amawulire gano gakasidwa omukulebeze w’okudda oluvuganya gavumenti  Nathan Nandala Mafaabi. Njuba affiridde mu dwaliro e Nsambya gy’abadde ajjanjabibwa .

Eyali president wa FDC Dr. Kiiza Besigye ayogedde ku Njuba ng’abadde omusajja omulwanirizi we Dembe.

Besigye agambye njuba abadde tatiririra mazima

 

Leave a comment

0.0/5