Skip to content Skip to footer

Sisinkana omusajja asalako abakyala ebitundu by’ekyama

File Photo: Peter Frederiksen agambiwa okusala abakyala
File Photo: Peter Frederiksen agambiwa okusala abakyala

Waliwo omusajja asangiddwa n’ebitundu by’abakyala ebyekyama 21 mu firiigi ye.

Peter Frederiksen, w’emyaka 63 nga munnansi wa Denmark kyokka ng’;abeera mu South Africa nakati tekinnategerekeka lwaki akungaanya ebitundu bino.

Omusajja ono era yasangibw an’edagala nga kirabika alikuba abakyala nga tennaba kubasalako bitundu bya kyama

Mukyala w’omusajja ono yeeyasooka okuwaaba ku poliisi kubanga naye yali yamukekejjula dda era mu kunonyereza , ebitundu ebirala 21 nebisangibwa ng’abikukulidde mu firiigi.

Leave a comment

0.0/5