Skip to content Skip to footer

SK Mbuga tannafa

Omusuubuzi  Sulaiman Kabangala amanyiddwa nga SK  Mbuga akyali ku kitanda mu ddwaliro lye Nakasero oluvanyuma lw’apikipiki okumukuba katono emutte.

Mbuga nga y’omu ku bali mu kibinga ky’abamansa ssente ekya Rich Gang crew  y’abadde adda ewuwe e Buziga Pikipiki n’emuwa.

Abamu babadde batandise okuyisa pokopoko nti Mbuga afudde wabula omu ku bamulambuddeko mu ddwaliro Frank Gashumba  ku Facebook ategezezza ngi musajjawe akyali mulamu nyo nga era takyali bubi nyo.

 

 

 

Leave a comment

0.0/5