Skip to content Skip to footer

Ssabalabirizi alagidde abasumba basabire egwanga

Bya Damalie Mukhaye

Ssabalabirizi we kanisa ya Uganda, kitaffe mu Katonda Stanley Ntagali asabye amakanisa nabakirizza bonna okwewaayo okusabira egwanga, okutandika ne wiiki ejja enakulemberamu sekukulu.

Bwabadde awa obubaka bwe obwa ssekukulu e Namirembe, Ssabalabirizi agambye nti omwaka 2017 gugono gutuuse ku nkomerero wabula wakati mu kusomozebwa okwobutali bwenkanya mu gwanga, okumenya amateeka, ettemu eritaliiko annyonola nebiralala wabulanga, Katonda yayinza okusasira.

Ategezeza nti abasumba bonna nabakulembeze bamakanisa batikiddwa omugugu kolwe gwanga okusaba, nomwaka okuyingira obulungi nga gwamirembe.

Asabye bonna abakozesa enguudo okubeera abengendereza okuyita mu nnaku zino enkulu.

Leave a comment

0.0/5