Bya Damalie Mukhaye
Abaana babiri bafudde mu ddwaliro e Nsambya bwebuuse nebisago, oluvanyuma lwomuliro nabbambula okubookya.
Okusinziira ku mwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano, Luke Owoyesigyire omu abadde atemera mu myaka 3 nomulala emyaka 2, ngomuliro gwakutte nnyumba mwebabadde wali e Masajja Ndikutamada ekiro ekiyise.
Yye nyabwe akayali mu mbeera mbi, mu ddwaliro lyerimu e Nsambya wabulanga nekyaviriddeko omuiero guno tekinakaksibwa.
Bbyo ebikwata ku bantu bano ebikira, gamba amannya gaabwe nabyo tebinaterekeka.