Skip to content Skip to footer

Ssabasajja waakulabikako eri Obuganda

Shamim Nateebwa.

Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi 11 asiimye okugabula abantu be abawangaalira ebweru wa Buganda ne Uganda olwaleero ku mukolo gwa Buganda kwe kwaffe ku Twekobe mu lubiri e Mmengo.

Emikolo gino gyakutandika essawa mwenda ez’olweggulo n’okulambula emirimu gyaba namikago nga mwemuli okumanya ebikwata ku ttaka ,  ,eby’obulambuzi,eby’okuzimba nebyokusiga ensimbi mubwerufu.

Ssentebe w’olukiiko oluteesiteesi era minister w’amawulire  Owek.Noah Kiyimba ategezezza nga omulamwa gwa Jubireewo bwegubadde “Abavubuka ly’esuubi ,”kale bwatyo naasaba abavubuka okutuuka ku mwanjo ogwabuli kikolebwa mu Buganda.

Leave a comment

0.0/5