Skip to content Skip to footer

ssemaka asse abaanabe naye neyetta

Bya Abubaker Kirunda

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo  Bukutu mu gombolola ye Bulopa  ssemaka ow’emyaka 52 bw’awadde abaanabe 2 obutwa n’abatta oluvanyuma naye neyetuga.

Ssemaka ono ategerekeseeko lya  Mukwajanga kitegerekese nti asoose kutematema baana bano bwebagonze n’abawa obutwa ne bafa.

Abaana aboogerwako kuliko ow’emyaka 8 ne mutowe Kintu ow’emyaka 6.

 

Leave a comment

0.0/5