Skip to content Skip to footer

Temunywa nemuvuga

Kaweesi

Poliisi erabudde abantu okwewala okunywa omwenge ate nebavuga.

Omuduumizi wa poliisi  mu Kampala n’emiriraano Andrew Felix Kaweesi agambye nti poliisi egenda kusuula emisanvu ku nguudo zonna, okukwata abanywa nga bavuga.

Kaweesi agambye nti polisi egenda kusinga kukolera ku nguudo omuli olwe Ntebbe, Jinja road, Masaka road n’endala.

Kaweesi agambye nti kino kigendereddwaamu okukendeza obubenje mu ggandalo lya Paasika.

Leave a comment

0.0/5