Skip to content Skip to footer

Ttabameruka wa’bavubuka atuuse

Bya Shamim Nateebwa

Obwakabaka bwa Buganda bufulumizza enteekateeka ya Ttabamiruka w’abavubuka ow’okulw’okusatu luno nga 18th July 2018 ku hotel Africana.

Okusinziira ku minisita w’abavubuka nemizannyo Owek Henry Kiberu Ssekabembe, Omulangira Kassim Nakibinge yagenda okuggulawo Ttabamiruka ono ku ssaawa 3 ez’okumakya, ate Ssaabasajja Kabaka amuggalewo ku ssaawa kkumi n’ekitundu.

Owek Ssekabembe asabye abavubuka ba Buganda okujjumbira ttabamiruka ono kubanga agenda kutambulira ku mulamwa ogw’ebyenfuna n’enkulaakulana eri abavubuka.

Leave a comment

0.0/5