Skip to content Skip to footer

Uganda ekyali bubi munfuga eya Democracy

Bya Eric Kyama.

Waliwo okunonyereza okwakoleddwa nekizuuka nti mumawanga ga Africa gonna uganda ekyali bubi mu by’obukulembeze obutambulira ku nfuga eya democracy mu mawanga ga East Africa.

Okusinziira ku nsengeka eya Mo Ibrahim Index ranking, Uganda kati ekwata kya 20th mu Africa yonna,mukunonyereza kuno okwakolebwa mu mwaka 2018.

Amawanga amalala nga Tanzania ekwata  kya 14th, Kenya ekwata kya 11th  Rwanda kya 8th wabula nga yo Burundi ekyali bubi ekifo ekwata kya  43th ate South Sudan ekwata kya 53rd. .

Amawanga amalala agalagiddwa kwekuli Mauritius nga eno yekira munfuga enungi, ate Somalia nekoobera .

Leave a comment

0.0/5