Skip to content Skip to footer

Okubba amasanyalaze kweyongedde.

Bya Ndaye Moses.

Ekitongole ekikola ku by’amasanyalaze ekya UMEME kitegeezeza nga bwekifiiriddwa ensimbi obuwumbi 1.9 nga zino zigenda mubabba amasanyalaze wano e Nakulabye.

Twogedeko ne Manager wa Umeme mu bitundu  bino Mwesigwa Musiguzi,  naagamba nti ebifo mwebasinga okubba amasanyalaze kuliko Lubya,Masanafu, Namugona , Kawala .

Ono agambye nti mu mwaka guno mu mwaka guno bakafiirwa transformer 20 nga buno bwebukadde 800.

Leave a comment

0.0/5