By Kyeyune moses.
Amagye ge gwanga lya Uganda aga uganda People’s Defence Forces gasanyukidde enkatta ebakubiddwa egwanaga lya Bungereza , nga buno obuyambi bugenderedwamu kuyambako uganda mukulwanyisa abatujju aba Amisom
Ku lunaku lw’omukaago Bungerreza eriko obuyambi bweyawa uganda , nga buno bubalirwamu ensimbi zakuno obuwumbi 28.5
Omwogezi w’egye ly’egwanag Brig Richard Karemire ategezezza nga obuyambi buno bugidde mukiseera nga olutalo luno lunyinyitidde.