Skip to content Skip to footer

UHURU aluyiseeko

Kenyatta free

Omukulembeze w’eggwanga lya Kenya  Uhuru Kenyatta asambira mabega nga jjanzi oluvanyuma lwa kkooti y’ensi yonna okumujjako emisango gyonna gy’ebadde emuvunaana..

Ssabawaabi wa kkooti eno , Fatou Bensouda agamba oludda oluwaabi lulemereddwa okuleeta obujulizi obumatiza nti ddala Kenyatta alina omusango gw’okwewozaako.

Kenyatta abadde avunanibwa kuwagira kitta bantu ssako n’okutyobola eddembe ly’obuntu  mu ggwanga lya Kenya ebyaliyo mu 2007.

Leave a comment

0.0/5