Skip to content Skip to footer

UNBS ewakanyizza ebyamagi amajingirire ku katale

Bya Ndaye Moses

Ekitongole ekivunayizibwa ku mutindo gwebyamaguzi mu gwanga, Uganda National Bureau of standards kiwakanyizza ebyayitinganye nti waliwo amagi aam,ajingirire ku katale.

Olunnaku olwe ggulo, byalabikidde mu lupapula lwamwulire olumu, nti poliisi eri ku muyiggo gwabanatu abakola amagi gano nokulabula abantu begendereze.

Wabula okusinziira ku mwogezi wa UNBS, Godwin Muhwezi bino ssi bituufu nakamu.

Agambye nti buno bwabadde bu swiiti, obwasibiddwa mungeri efanana amagi.

Leave a comment

0.0/5