Skip to content Skip to footer

URA egadde amaduuka agatasasula Musolo

MUKWANO ARCADE

Ekitongole ekiwooza ky’omusolo kkoze ekikwekweto tokka owenja mwekigalidde amaduuka agamu lwabutasasula musolo.

Ekibinja ky’abakoze ekikwekweto kino kikuliddwamu omukungaanya w’amabanja mu kitongole kino  Abdul Salam Waiswa nga basookedde ku kizimbe kya Mukwano gyebagwiridde ku kampuni y’abakyayina gyebabanja obuwumbi obusoba mu 2.

Waiswa  agamba ebbanja lino  lyetuumye mu myaka 3.

Leave a comment

0.0/5