Bya Ivan Ssenabulya
Buli kimu kijiddwako engalo kulwekivulu kyabaana ku Easter Monday eno, ekya Rainbow Kids Explosion tekigenda okubeera ku New Club Obligato.
Omwogezi ku kivvulu kino agenda kubeera Harbreal Ndiwabine ngemizannyo mingi, egitegekeddwa okusanyusa abaana.
Ekivvulu kino kyategekeddwa Rainbow Magazine mu Daily Monitor ne Dembe Fm, nga kyakuwagira amaka gabaana, aga Kaleke Kasome Foundation.
Managya womukyala ono Phionah Nalinya atubuliidde nti ddala ebirabo bingi, ebigenda okugabibwa, kelnga abaana nabazadde tebasaabnye kusubwa mukisa guno.