Skip to content Skip to footer

Yekoze obusolo mu kkooti

Nabakooba

Abantu ababadde mu kkooti e Mbarara bawunikiridde omusajja abadde asimbiddwa mu kaguli bw’atandise okwekola obusolosolo.

Ono akoze buli kimu abali mu mukwano kyebakola ng’alinga ali n’omukyala mu mukwano okutuuka lw’atuuse ku ntikko.

Bangi batandise okubisoma nga bw’abadde yalogebwa.

Omusajja ono omuvuzi wa bodaboda ategerekese nga Twinomujuni Wasswa.

Omulamuzi Philip Odoki alabye tabisole omusango n’agwongezaayo okutuusa nga 15 omwezi guno

Omusajja ono ono avunaanibwa musango gwa kubba obukadde butaano bweyamenya edduuka ate n’akaka nanyini lyo omukwano

Leave a comment

0.0/5