Skip to content Skip to footer

Yesse lwa basajja

File Photo:Aba Police ngabasitudde omukazi
File Photo:Aba Police ngabasitudde omukazi

Entiisa ebuutikidde abatuuze be Kyebanda Nsooba omuwala ow’emyaka 17 bweyewadde obutwa neyejja mu bulamu bwensi eno.

Afudde ategerekese nga Harriet Nakitto nga n’okufa afudde atuusibwa ku ddwaliro abantu be gyebamuddusizza okugezaako okutaasa obulamu bwe.

Kitegerekese nti okwetta kyandiba nga kivudde kulemererwa kusalawo ku basajja 2 ababadde bagala okumwanjula.

Leave a comment

0.0/5