Skip to content Skip to footer

E Mali bakungubaga

File Photo: Abadukirize e'Mali nga basitudde abafilidde mu bulumbaganyi
File Photo: Abadukirize e’Mali nga basitudde abafilidde mu bulumbaganyi

Mu ggwanga lya Mali abaayo batandise okukungubaga okw’ennaku 3 okujjukira abantu 19 abafiridde mu bulumbaganyi obwakoleddwa abatujju ku woteri emu mu kibuga ekikulu Bamako.

Amagye ga Mali wamu n’agamawanga amalala gazingako woteeri eno okununula abamu ku bawambe era bamukwata mundu 2 nebatibwa .

Abatujju bamiruindi 2 bazze bewaana nga bwebakola obulumbaganyi buno abula nga okunonyereza tekunazuula abatujju baabadde bava mu ggwanga ki.

 

However, one security source in Mali told the BBC officials believed that the two dead gunmen had been speaking English during the attack.

Banansi b’eggwanga lya Mali 6 bebatibwa n’abagwiira 13.

Leave a comment

0.0/5