By Mike Sebalu
Akakiiko kébyókulonda aka Electoral Commission (EC) kalangiridde enkyukakyuka mu nnaku ezókusunsulirako abanegwanyiza okuvuganya ku ntebe yómukulembeze wéggwanga mu kulonda okwa bonna okwa 2026.
Okusooka, okusunsula bano kwali kwakubaawo nga 2-3 October 2025 wabula nga kati bakusembezza okutuuka nga 23-24 September 2025.
Akulira akakiiko akébyókulonda Omulamuzi Simon Byabakama bino abitegeezezza bannamawulire ku kitebe kyákakiiko mu Kampala.
“Mu…
By Mike Sebalu Gavumenti etegeezezza ngábantu 90,000 mu Uganda bebawangaala nákawuka ka mukenenya omwaka 2024 wabula nga tebamnyi bwebayimiridde. Kino kyava ku bantu bano obutagenda mu dwaliro kwekebeza kumanya butya bwebayimiridde mu mbeera yóbulamu bwabwe. Okusinziira ku Dr Vicent Kabagambe avunanyiizbwa ku byókuteekerateekera akawuka ka mukenenya mu ministule yébyóbulamu bano kitundu ku mugatte…