Bya Ruth Anderah
Kooti enkulu mu Kampala eragidde gavumenti okuliwa obukadde 225 eri omusubuzi Moses Besimira olwokubowa mmotoka ye mu bukyamu emyaka 10 emabega.
Okusinziira ku nnamula wereddwa omulamuzi Musa Ssekaana, okuyita ku email eri enjuuyi zonna mu musango guno, mmotoka eyogerwako Mitsubishi Fuso namba UAK 588G bajikwata nga 8
September mu mwaka gwa 2011.
Mmotoka ya Basimira, bajitwala…
Bya Damalie Mukhaye
Akulira oludda oluvuganya gavumenti mu palamenti Mathius Mpuuga ayanjudde olukiiko lwaba minisi be bagenda okukola nabo.
Bano abalonze okuva mu bibiina ebyenjawulo, bwebali ku ludda oluvuganya gavumenti nga bwekirambikiddwa mu nyingo eye 82 akatundu A(C) nemu mateeka agafuga palamenti.
Ono alonze ba minisita ab’ekisikirize 30 nga 18 bava mu National Unity Platform ekibiina ekikulembera abavuganya gavumnti.
Ba…
Bya Ivan Ssenabulya
Badaniini basabye omukulembeze we’gwanga okubakiriza bakwatagane nemikwano gyabwe meitala wamayanja, okuleeta kuno obuyambi naddala eddagala erigema ssenyiga omukambwe COVID-19.
Omulanga guno gukubiddwa Omutume Joseph Sserwadda, akulira ekibiina ekigatta amakanisa gabalaokole wansi wa Born Again Faith Federation.
Ono abadde mu kusaba kwegwanga okwomulundi ogwokuna Mukama ataase, egwanga ku kirwadde kya ssenyoiga omukambwe okusinzdde ku mitimbagano okuva…
Bya Ivan Ssenabulya
Abakugu mu byobulamu e Kampala bagamba nti okuteeka mu nkola ebiragiro ku kirwadde kya ssenyiga omukambwe oba Standard Operating Procedures kukyali kusomozebwa mu migotteko.
Dr. Mariam Mulungi Nantambi, omulondoozi webyobulamu ku divizoni ye Rubaga agambye nti abantu bangi mu migotteko bawangaliira mu buzigo era bwebalwala, tebasobola kweyawula nga bwekitekeddwa okubeera.
Wabula agambye nti abantu mu…
Bya Benjamin Jumbe
Akabi akajidde mu kirwadde kya ssenyiga omukambwe tekakosezza mbeera zabanatu zokka, wabula nakawuka ka mukenenya abakugu bagamba nti keyongedde mu bann-Uganda.
Kino kinokodwayo mu musomo ogukwata ku mukenenya ogwategekeddwa bannamwulire abasaka amwulire gebyobulamu, wansi wa Health Journalists Network Uganda.
Banokoddeyo disitulikiti okuli Sembabule ne Kiruhura mu Bugwanjuba bwe’gwanga ngobulwadde okusinga ssiriimu yeyongedde mu biseera ebyomuggalo.
Dr.…
Bya Juliet Nalwooga
Banakyewa abatakabanira ensonga zebyobulamu, Center for Health, Human Rights and Development bawawabidde gavumenti olwokulemeerwa okulungamya ebisale ku bujanjabi bwekirwadde kya ssenyiga omukambwe.
Bano batutte ssabawolrereza wa gavumenti mu kooti nabalala okuli minisita w’ebyobulamu naba Uganda Medical and Dental Practitioners Council akakaiiko akavunayizibwa ku basawo.
Bino webijidde ngemiwendo gyabalwadde gyongedde okulinnya, nabanytu abakafa baweze 781 bwezatukidde…
Bya Benjamin Jumbe ne Ivan Ssenabulya
Banna-Uganda bawereddwa obutaddamu kuyingira Bungereza, ngekiragiro kino kigenda kutandika okukola nga 29 June omwaka guno 2021.
Bungereza yatadde Uganda ku lukalala lwamawanga abanatu baamwo bebayimiriza obutagenda mu gwanga lyabwe.
Bino babitadde mu bbaluwa gyebawerezza minisita wa Uganda owensonga ze bweru we’gwanga, okuva ku kitrebe kya Bungereza.
Okusalaow bwebati kidiridde engeri obulwadde bwa ssenyiga…
Bya Benjamin Jumbe
Gavumenti ya Uganda erangiridde nti bayimirizza obulambuzi obwomunda mu gwanga, mu kiseera kino ekyomuggalo gwa ssenyiga omukambwe.
Kino kirangiriddwa minisitule yebyentambula oluvanyuma lwokuddamu okwekennenya ebiragiro mubyentambula.
Bweyabadde ayogera ne bannamauwlire mu Kampala, kamisona mu minisitule eno Winston Katushabe yagambye nti emmotoka zokka ezirina layisinsi wansi wa kampuni zebyobulambuzi zezikirizibwa okutambuza abalambuzi aba bweru.
Kati dereva nomugayidi…
Bya Malikh Fahad
Poliisi mu disitulikiti ye Sembabule eriko omusawo gwekutte, kigambibwa nti abaddenga atunda eddagala erigema ssenyiga omukambwe.
Omukwate ye Emanuel Kalemba nga yabadde akwakanaganaye entekateeka zokugema ku ddwaliro lya Ntusi Health center IV.
Kigambibwa nti aliko nebeyawadde ebiwandiiko ebiraga nti bagemeddwa, atenga tabagemye oluvanyuma lwokumuwa emitwalo 8.
Omubaka wa gavumenti e Sembabule ye Ramathan Walugembe, agambye nti…
Bya Benjamin Jumbe
Omukulembeze we’gwanga Yoweri K. Museveni, nga ye muddumizi wmagaye ge’gwanga owokuntikko alonze Lt Gen Wilson Mbadi ku kifoi kya Chief of Defense Forces.
Mbadi kati yazze mu bigere bya Gen David Muhoozi eyalondeddwa nga minisita omubeezi owensonga zomunda mu gwanga.
Kati Mbadi agenda kumyukibwa Peter Elwelu ku kifo kya CDF omumyuka w’omuddumizi wamagye ge’gwanga.
Mu nkyukakyuka…