Skip to content Skip to footer

Arsene Wenger asubwa Ferguson

Wenger

Omutendesi wa tiimu ya Arsenal. Arsene Wenger agamba nti tekikkirizikika nti bagenda kukwatagana ne Manchester united nga Sir Alex Ferguson ssi ye mutendesi.

Wenger ne Ferguson beebatandisi abaali basinga okuba abakulu kyokka nga yye Ferggie yawummula mu mwezi gw’okutaano

Arsenal ssinga ewangula omupiira guno ejja kutuuka ku bubonero 11   kyokka nga Wenger agamba nti kino kizibu okukakasa nti Man united eya Moyes ejja kubanguyira.

Leave a comment

0.0/5