Skip to content Skip to footer

Okutereeza ekibuga- Mukyuuse mu tteeka

Musis meets Lukwago

Enkayaana eziri mu kibuga tezijja kuggwaawo okutuusa ng’etteeka likyuuseemu

Omubaka akiikirira abantu be Makindye mu buvanjuba, John ssimbwa agamba nti gavumenti nebw’enaleeta loodi meeya , ajja kukubagana ne Executive director kubanga etteeka likyaamu

Ono bino abyogedde oluvanyuma lwa loodimeeya okutegeeza nga bweyagudde mu lukw eng’agenda kujjibw amu ofiis ng’omwezi guno tegunaba kuggwaako

Omubaka Ssimbwa kyokka yye agamba nti Lukwago tasaanye kunenya Muntu yenna kubanga naye yalemwa okuyita enkiiko ezazaala leenya

Leave a comment

0.0/5