Skip to content Skip to footer

Empaka z’ebitundu

 

mulindwa 2Empaka z’emipiira gy’ebitundu giggulwaawo olunaku lw’enkya mu kisaawe kya municpaali ye Hoima

Ab’oku butaka aba Kitara beebagenda okukwatagana n’abava Westnile ku saawa kkumi

Ab’akakiiko akateeseteese empaka zino bataddewo emipiira ena buli bunaku

Bannantameggwa b’empaka zino ab’obuvanjuba bakuzannya ab’obugwanjuba ku saawa nnya ez’okumakya

Leave a comment

0.0/5