Skip to content Skip to footer

Munyagwa bamuwenja

MUbaraka mUnyagwa

Kkooti eragidde nti meeya we Kawempe Mubarak munyagwa akwatibwe.

Munyagwa abadde alina okulabikako mu kooti ku misango gy’okukozesa olukujjukujju okwezibika ensimbi kyokka nga talabiseeko

Kigambibwa okuba nti Munyagwa ono yezibika emitwaalo 100okuva eri Karim Nsubuga n’emitwaalo etaano okuva eri Mohammad Kawuku ng’abasuubizza okubafunira emilimu mu kkampuni ya Haris International

Omulamuzi omusango agwongezezzaayo okutuusa nga 20 omwezi ogujja ng’ono w’asuubirwa okulabikako mu kooti

Leave a comment

0.0/5