Skip to content Skip to footer

Micho akyaali mugumu

 cranes players

Omutendesi wa tiimu y’eggwanga Micho agamba nti essuubi terinnagwaawo eri Uganda mu mpaka z’okusunsulamu abaneetaba mu mpaka z’ekikopo kya Africa.

Kiddiridde Cranes okukubwa goolo 2 ku 1 mu mupiira ogwazanyiddwa olunaku lwajjo.

Micho agamba nti Uganda tennafiirwa mikisa gyonna kubanga yasobodde okujjayo ggoolo emu nga ssinga ekuba Madagascar wano , tewajja kuba buzibu

Uganda yakuddamu okuzannya Madagascar ng’ennaku z’omwezi 31 omwezi guno.

Leave a comment

0.0/5