Skip to content Skip to footer

Omupiira gwa Madagascar- Tikiti zituuka lwa kutaano

Namboole

Tikiti z’omupiira  gwa Uganda Cranes ne Madagascar ogwokudingana zakutandika okutundibwa kulwokutaano lwa week eno.

Tickets zino ziri kumitwalo shs 20,000 ,shs 50,000 wamu ne shs 150,000 ezekikungu.

Akulira ebyensimbi mu Fufa Decolas Kiiza akubiriza bana’Uganda okugula tickets zino mubifo byoka Fufa byetaddewo.

Uganda egenda kuzanya omupiira ogwokudingana ne Madagascar mumpaka ezokusunsulamu abanetaba muza Africa omwaka ogujja.

 

Leave a comment

0.0/5