Palamenti olwaleero esuubirwa okusiima ttiimu y’abakyala ey’okubaka eya she cranes. Ttiimu eno yakomyewo okuva e Botswana nga eyiseemu okuzanya mumpaka z’ensi yonna mu Australia Omwka ogujja oluvanyuma lw’okuwangula enzanya zaayo zonna.