Skip to content Skip to footer

Schumacher azze atereera

Schumacher free

Munnabyamizannyo Michael Schumacher kyaddaaki asiibuddwa era nga takyali mu mbeera mbi

Omusajja ono ow’emyaka 45 akyusiddwa kati n’addizibwa mu ddwaliro eddala mu ggwanga lya Switzerland gy’agenda okujjanjabibwa

Schumacher ono abadde ku byuuma nga byebimuyamba okussa okuva nga 29 omwezi gwa December omwaka oguwedde

Kino yakituukako oluvanyuma lw’okuseereera ng’ali ku muzira kweyali azannyira omuzannyo gwe ogw’olulango n’akubawo omutwe

Leave a comment

0.0/5