Skip to content Skip to footer

Akaboozi akatundira buli wamu

prostitutue in Library

Waliwo omukyala akwatiddwa okuva mu ssaza lye Hampshire ng’akaboozi akatembeyeza mu tterekero ly’ebitabo

Ono abadde akaboozi abadde akagaba mu bukodyo ng’atambuza obupappula obubuuza ba kasitoma oba bandyagadde ku byamaguzi

Wabula akappapula akatambuziddwa okutuuka ku mukyala keekabizadde ng’ono ayise poliisi mbagirawo

Ekyewunyisa nti omukyala ono n’aba poliisi abamukutte abegayiridde bamute n’abasuubuzi okubawa ku by’ettunzi kyokka ng’asanze batawena era wetwogerera ali mu kaduukulu.

Leave a comment

0.0/5