Skip to content Skip to footer

Tiimu ezibaka zisitudde

Netball

Tiimu taano ezigenda okukiikirira eggwanga mumpaka zokubaka ezobuvanjuba olwwegulo lwaleero zaakwolekera ekibuga Nairobi

Sentebe wakakiiko kebyemizanyo John Bosco Onyiki  yagenda okusiibula ababsi bano.

 

Uganda yakukiikirirwa aatiimu omuli eya Kampala University ne  Prisons mu basajja ate mu bakyaala  Uganda Christian University, banantameggwa aba  National Insurance Corporation , ne Uganda Prisons Services bebokukiika.

 

Empaka zomwaaka guno zakubeera  Kasarani okutandika nga  this Saturday 13th July .

Leave a comment

0.0/5