Skip to content Skip to footer

Abakyala tebanywa ddagala ku bizinga

pregnant-black-woman (1)

Abakyala abali embuto ebaweza ebitundu nsavu ku buli kikumi mu bitundu bye Sese tebagenda mu malwaliro nga bali mbuto.
Kino kizuuliddwa bannalotale mu kawefube waabwe ow’okutaasa obulamu bw’abaana n’abakyala.
Dr Jacinto Amandua agamba nti abakyala bangi bazaalira waka ate abalala bagenda mu ba mulerwa oluusi ekivaako abaana okufa
Dr Amandua kino akitadde ku by’entambula ebizibu ng’abakyala bangi banafuwa olw’engendo empanvu zebalian okutindigga
Ono agamba nti okutwaliza awamu eby’obulamu ku bizinga ssi byangu nga kyangu abantu okufa olw’ebikozesebwa eby’omunyoto

Leave a comment

0.0/5