Skip to content Skip to footer

Eddagala erimu likosa abali embuto

pregnant woman new

Ekitongole ekikola ku byeddagala mu ggwanga ekya National Drug authority kitaddewo amateeka amakakali ku makerenda agayinza okuvaako abakyala kufuna ebisa

Kiddiridde okwemulugunya okuva eria basawo nti abakyala bangi abali embuto bagenda okubakuba eddagala mu biseera byokuzaala nga tebakyaliwulira olw’ensonga nti baba balimanyiira

Akulira ekitongole kya NDA, Dr. Gordon Sematiko agamba nti obulwaliro bungi bumala gawa bakyala ddagaala n’eryo eritalina kumiribwaa bali embuto

Asaabyee abasaawo era mu ngeri yeemu bulijjo okukuuma eddagala lino mu bifo ebituufu nga firiigi obutayonooneka

Leave a comment

0.0/5