Skip to content Skip to footer

E Misiri ttiyagaasi anyooka

Egypy strike

Poliisi e Cairo mu Misiri ekubye omukka ogubalagala okugugumbulula abantua babadde beekalakaasa .

Bino bizze ng’eggwanga lino lijaguza okuweza emyakka 3 bukyanga mukulembezee Hosni Mubaraka amamuulwa ku ntebe

Abawagizi ba gavumenti n’abagivuganya okuva mu kibiina kya Muslim Brotherhood bonna babadde batuuse ku nguudo mu ngeri y’okwekalakaasa

Wabaddewo obunkenke mu ggwanga lino okuva ku lw’okutaano oluvaanyuma lwa bbomu okubwatuuka kukkakkana ngabantu 18 bafudde

Leave a comment

0.0/5