Skip to content Skip to footer

Ente zezinataasa abasoga kunvunza

Omulwadde w'envuza
Omulwadde w’envuza

E Busoga government esabidwa okuwa abatuuze ente balunde, kino kibayambe okuzigyamu obusa obunaagoba envunza mukitundu kyabwe.

Bino byogedwa omubaka Beatrice Rusaniya akiikirira   e kitundu ekya Kiruhura.

Ono agambye nti ,nga  ogyeko  abatuuze okufuna amata mu nte zino, bagenda kugyamu obusa bwebanaamaala mumayumba gaabwe okugoba enfuufu omuzaalira envunza

Kati ono ayagala government eky’okubawa ente ekibayambe, bbo ogw’okumaala gubeere gwabwe .

Leave a comment

0.0/5