Skip to content Skip to footer

Akakiiko ka takisi kalondeddwa

Taxi mu Kampala
Taxi mu Kampala

Kyadaaki ekitongole kya KCCA kko n’abavuzi ba taxi mu Kampala, batandise  okuteeka munkola ebyasalibwawo mu lukiiko olw’amalawo okwekalakaasa   sabiiti ewedde.

Kinajukirwa nti bano baasalawo okutondawo olukiiko lw’abantu 20, nga luliko ababaka okuvva kunjuyi zonna , nga luno lwelugenda okutegeka okulonda mu banga lya myezi gumu gwokka.

Mustafa Mayambala nga ono yakullira  ekibiina ekigatta abagoba ba taxi neba conductor , atubulide nti kcca emazze okusindi ababaka baayo kko n’okuweereza amabaluwa  okuli emiramwa, kale nga akadde konna emirimo gyakutandika .

Leave a comment

0.0/5