Skip to content Skip to footer

Mgeme abaana

Immunization

Abazadde bawereddwa amagezi okutwala abaana baabwe bagemebwe ekirwadde kya pneumonia  kubanga kati amalwaliro gonna mu kampala kati eddagala erigema obulwadde buno galirina.

Akulira eby’obujanjabi obwabulijjo  Doctor Ruth Aceng agamba nti abaana 14 kubuli kikumi wano mu kampala balwala pneumonia buli mwaka.

Wabula agamba nti kino kisobola okuggwawo singa abaana batwalibwa nebagemebwa.

Leave a comment

0.0/5