Skip to content Skip to footer

Mulongoose amalwaliro g’emitwe

File Photo: Abalongosa mudwaliro  mulago
File Photo: Abalongosa mudwaliro mulago

Minisitule y’ebyobulamu esabiddwa okwongera okulongoosa amalwaliro agajanjaba abalwadde b’emitwe.

Abakugu mu nsonga z’emitwe bagamba abalalu basukkiridde ku makubo lwa gavumenti kulemererwa kubakuumira mu malwaliro.

Omwogezi w’ekibina ekibudabuda abantu mu ggwanga Ali Male agamba abantu bano bafuukidde ddala ekizibu nga betaba mu buzzi bw’emisango okuli okulumba abayise wamu n’okugezaako okukwata abakyala.

Ono awadde eky’okulabirako ekye Kbalagana nga eno abalalu abasinga gyebasimbye amakanda.

Leave a comment

0.0/5