Skip to content Skip to footer

Omusawo Omufere akwatiddwa

Poliisi ye Mulago eriko omusawo omufere gwekutte .

Silver Oringa nga akola n’ekitongole ekiddukirize ekya Red  Cross abadde ajja ku balwadde ensimbi nga abakolerako mu paakingi y’emmotoka.

 

Atwala poliisi y’eMulago , Hashim Kasinga agamba bazze bamulinya akagere nga baamukutte lubona ekiro ekikeesezza olwaleero nga ajjannaja omulwadde.

Wabula yye  Oringa yyewozezzaako nga bwabadde ku bulungi bwansi kubanga abantu banji bajja e Mulago awatala abajanjaba.

Leave a comment

0.0/5