Skip to content Skip to footer

Temumala galongoosa matu

 

ear padsObadde okimanyi nti okulongoosa ematu go n’ojjamu omuzigo ogubamu kiyinza okuvirako okufuuka kiggala

Abantu basabiddwa bulijjo okwanguwa okugenda okulaba abasawo nga tebannaba kulowooza ku byakugasokoola

DR Phenekansi Bwambale okuva mu ddwaliro ekkulu e Mulago agamba nti okusokooza obuti mu matu kiyinza okusa amatu olwo omuntu n;’abeeta nga tawulira

 

Dr Bwambale agamba nti yadde amatu gano gayinza obutawona , kikosa omuntu wera nga tasbola kuddangulu

Leave a comment

0.0/5